Lirik Lagu Malaika Winnie Nwagi
Gw′asooka, Era Gw'asembayo
My Boo, My Lover Ah (Lituation Booth)(Kesh On This Beat)
Omukwano Gwo Gwakula, Jangu Nkulambuze Ebisenge
Mu Wallet Mwo Zaabula, Naye Romance Ndi Kabenje (hmm)
Ndaba Ku Ki Mukayisi
Nga Nfubye Okusimbasimba Line
Ntuuke! Nkuliiremu Mukwano (aah)
Naye Onsombya Buti
Onteeka Mu Matigga Wakati (wakati)
Kyoka Walemera Ku Scene
Celebrity Boyfriend
Ndaba Ku Ki Malaika
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Ndaba Ku Ki Malaika
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Nteesa Nti, N′omala Okikola My Darling
Akaseera Kona, Nze Ndikanotinga Mu Diary (mu Diary)
N'obufaananyi Mu Gallery, Ah Ah-ah
Ndi Kutimba Nju, Yona Ah Ah (ndi Kutimba Nju)
Gw'asooka, Era Gw′asembayo
My Boo, My Love-lover Ah
Ndi Kutimba Nju, Yona Ah Ah
Gw′asooka, Era Gw'asembayo
Ndaba Ku Ki Malaika
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Ndaba Ku Ki Malaika
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Omukwano Gwo Gwakula, Jangu Nkulambuze Ebisenge
Mu Wallet Mwo Zaabula, Naye Romance Ndi Kabenje (hmm)
Ndaba Ku Ki Mukayisi
Nga Nfubye Okusimbasimba Line
Ntuuke! Nkuliiremu Mukwano (aah)
Naye Onsombya Buti (iye)
Onteeka Mu Matigga Wakati (wakati)
Kyoka Walemera Ku Scene
Celebrity Boyfriend
Ndaba Ku Ki Malaika (ndaba Ku Ki Malaika)
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor (sweet My Doctor)
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Ndaba Ku Ki Malaika (ndaba Ku Ki! Malaika)
Guno Omukwano Gunjokya Nga Hot Kaawa, Eh
Oh Sweet My Doctor (sweet My Doctor)
Nzikakana Nga Ndabye Owange My Flower, Eh
Oyokya Nga
Oyokya Nga Swangz Avenue
Yeah Eh
Aah
Sumber & Catatan Lirik
Lirik lagu ini disusun berdasarkan sumber yang tersedia di internet untuk tujuan referensi dan edukasi. Jika kamu ingin mengetahui info lebih lanjut tentang pencipta ataupun penyanyinya, silakan klik tautan di bawah ini:
Tautan di atas akan membuka hasil pencarian Google tentang pencipta dan penyanyi dari lagu ini.
post a comment